Online Bible

- Advertisements -




Et 4:31 - Luganda Bible 2003

31 kubanga Mukama Katonda wammwe wa kisa. Taabaabulirenga wadde okubazikiriza, era teyeerabirenga ndagaano gye yakola ne bajjajjammwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

31 kubanga Mukama Katonda wo wa kusaasira; taakulekenga, so taakuzikirizenga, so teyeerabirenga ndagaano ya bajjajja bo gye yabalayirira.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

31 Kubanga Mukama Katonda wo ajjudde okusaasira, taakusuulirirenga wadde okukuzikiriza, oba okwerabira endagaano ye gye yakola ne bajjajjaabo gye yabalayiririra.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

31 kubanga Mukama Katonda wo Katonda wa kusaasira; taakulekenga, so taakuzikirizenga, so teyeerabirenga ndagaano ya bajjajja bo gye yabalayirira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

31 Kubanga Omukama Katonda wo, Katonda wa kisa; talikuvaamu, talikuzikiriza, era talyerabira ndagaano ne bajjajjaabo gye yabalayirira.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

31 kubanga Mukama Katonda wammwe wa kisa. Taabaabulirenga wadde okubazikiriza, era teyeerabirenga ndagaano gye yakola ne bajjajjammwe.

See the chapter Copy




Et 4:31

Follow us:

Advertisements


Advertisements