Et 4:30 - Luganda Bible 200330 Bwe munaabeeranga mu buyinike, era ng'ebyo byonna bibajjidde, ku nkomerero munaakomangawo eri Mukama Katonda wammwe, ne mugondera by'abagamba, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI30 Bw'onoolabanga ennaku, era ebyo byonna nga bikujjidde, ku nkomerero onookomangawo eri Mukama Katonda wo, n'owulira eddoboozi lye; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya30 Ebintu ebyo byonna bwe binaakutuukangako n’olaba ennaku nnyingi, olwo onookomangawo eri Mukama Katonda wo mu biseera eby’oluvannyuma, n’omugonderanga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya30 Bw'onooba ng'olabye ennaku, era ebyo byonna nga bikujjidde, mu nnaku ez'enkomerero onookomangawo eri Mukama Katonda wo, era onoowuliranga eddoboozi lye; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU30 Ennaku bw'erimala okukuyinga, bino byonna nga bimaze okukugwira, gye bujja, olidda eri Omukama Katonda wo n'owulira eddoboozi lye. See the chapterLuganda DC Bible 200330 Bwe munaabeeranga mu buyinike, era ng'ebyo byonna bibajjidde, ku nkomerero munaakomangawo eri Mukama Katonda wammwe, ne mugondera by'abagamba, See the chapter |