Online Bible

- Advertisements -




Et 4:3 - Luganda Bible 2003

3 Mmwe mwennyini mwalaba Mukama Katonda wammwe bye yakolera e Pewori, ebikwata ku Baali. Yazikiriza bonna mu mmwe abaasinzizaayo Baali.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Mmwe bennyini mwalaba Mukama Katonda kye yakola e Pyoli, bwe yazikiriza abantu abo abaali mu mmwe abaasinza Baali ow'e Pyoli.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Mwerabirako n’amaaso gammwe gennyini ebyo byonna Mukama bye yakola e Baali Peoli. Abo bonna mu mmwe abaagoberera, era ne basinza Baali e Peoli, Mukama Katonda wo yabazikiriza;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Amaaso gammwe galabye Mukama kye yakola olwa Baalipyoli: kubanga abantu bonna abaagoberera Baalipyoli, Mukama Katonda wo yabazikiriza wakati mu mmwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Mwalaba n'amaaso gammwe byonna Omukama bye yakola e Baali-Pewori; nga bwe yazikiriza mu mmwe bonna abaagobereranga Baali ow'e Pewori.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Mmwe mwennyini mwalaba Mukama Katonda wammwe bye yakolera e Pewori, ebikwata ku Baali. Yazikiriza bonna mu mmwe abaasinzizaayo Baali.

See the chapter Copy




Et 4:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements