Et 4:29 - Luganda Bible 200329 Naye nga muli eyo, munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe. Era bwe munaamunoonyanga n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, munaamuzuulanga. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Naye nga muli eyo bwe munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe, n'omutima gwammwe gwonna, n'obulamu bwammwe bwonna munaamulabanga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Naye ng’oli eyo, bw’onoonoonyanga Mukama Katonda wo, onoomulabanga, singa onoomunoonyanga n’omutima gwo gwonna awamu n’omwoyo gwo gwonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Naye nga muyima eyo bwe munaanoonyanga Mukama Katonda wo, onoomulabanga bw'onoomunoonyanga n'omutima gwo gwonna n'obulamu bwo bwonna. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU29 “Naye nga muli eyo bw'olinoonya Omukama Katonda wo, ogenda kumuggukako; naye ng'omunoonyezza n'omutima gwo gwonna, n'omwoyo gwo gwonna. See the chapterLuganda DC Bible 200329 Naye nga muli eyo, munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe. Era bwe munaamunoonyanga n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna, munaamuzuulanga. See the chapter |