Online Bible

- Advertisements -




Et 4:28 - Luganda Bible 2003

28 Eyo gye muliweerereza balubaale abakolebwa abantu mu miti ne mu mayinja, balubaale abatalaba wadde okuwulira, era abatalya wadde okuwunyiriza.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 Eyo gye muliweerereza ba katonda abakolebwa n'emikono gy'abantu ab'emiti, n'amayinja, abatalaba, abatawulira, abatalya newakubadde okuwunyiriza.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Nga muli eyo munaasinzanga bakatonda abakolebwa n’emikono gy’abantu, mu miti ne mu mayinja, abatayinza kulaba, oba okuwulira oba okulya, wadde okuwunyiriza.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 Era muliweerereza eyo bakatonda, emirimu gy'emikono gy'abantu, emiti n'amayinja, ebitalaba newakubadde okuwulira newakubadde okulya newakubadde okuwunyiriza.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

28 Eyo muliweererezaayo balubaale abantu be beekoledde mu miti ne mu mayinja, abatasobola kulaba, kuwulira, kulya wadde okuwunyiriza.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

28 Eyo gye muliweerereza balubaale abakolebwa abantu mu miti ne mu mayinja, balubaale abatalaba wadde okuwulira, era abatalya wadde okuwunyiriza.

See the chapter Copy




Et 4:28

Follow us:

Advertisements


Advertisements