Et 4:26 - Luganda Bible 200326 Nkoowoola eggulu n'ensi okubalumiriza olwaleero nti mulizikirira mangu ne muggweerawo ddala mu nsi gye munaatera okuyingiramu okwefuga, nga musomose Omugga Yorudaani. Temuligibeeramu bbanga ggwanvu, naye mulizikirira ne muggweerawo ddala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI26 Mpita eggulu n'ensi okuba abajulirwa gye muli leero, mulizikirira ne muggweerawo ddala mangu mu nsi gye muyingira okutuulamu, nga musomose omugga Yoludaani. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya26 nkoowoola eggulu n’ensi okubeera abajulirwa bange ku lunaku lwa leero nga mbakuutira mmwe nti, Bwe muneeyonoonanga bwe mutyo, muliggweerawo ddala mu nsi eyo gye mugenda okwefunira okuba obutaka bwammwe, nga mumaze okusomoka Yoludaani. Muligibeeramu akabanga katono ne muzikirizibwa mwenna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya26 mpita eggulu n'ensi okuba abajulirwa eri mmwe leero, nga mulizikiririra ddala mangu ku nsi gye musomokera Yoludaani okugendamu okugirya; temuligimalako nnaku nnyingi, naye mulizikiririra ddala. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU26 olwa leero mpita eggulu n'ensi ng'abajulirwa bange mu maaso gammwe, nti ensi gye mugenda okutwala nga musomose Yorudani, temuligibeeramu bbanga ggwanvu, mugenda kuzikiririra ddala. See the chapterLuganda DC Bible 200326 Nkoowoola eggulu n'ensi okubalumiriza olwaleero nti mulizikirira mangu ne muggweerawo ddala mu nsi gye munaatera okuyingiramu okwefuga, nga musomose Omugga Yorudaani. Temuligibeeramu bbanga ggwanvu, naye mulizikirira ne muggweerawo ddala. See the chapter |