Et 4:23 - Luganda Bible 200323 Mwekuume, mulemenga okwerabira endagaano Mukama Katonda wammwe gye yakola nammwe, ne mwekolera ekifaananyi eky'engeri yonna, Mukama Katonda wammwe kye yabagaana, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Mwekuume mulemenga okwerabira endagaano ya Mukama Katonda wammwe, gye yalagaana nammwe; temwekoleranga ekifaananyi ekyole eky'ekintu kyonna era eky'engeri yonna, Mukama Katonda wo kye yakugaana. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Mwegenderezanga nnyo ne muteerabira ndagaano ya Mukama Katonda wammwe gye yakola nammwe. Temwekoleranga bitali Katonda mu kufaanaanyiriza okw’ekintu kyonna Mukama Katonda wo kye yakugaana okukola. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Mwekuume mulemenga okwerabira endagaano ya Mukama Katonda wammwe, gye yalagaana nammwe, ne mwekolera ekifaananyi ekyole nga kirina engeri y'ekintu kyonna, Mukama Katonda wo kye yakugaana. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 Kyokka mwekkaanye, temwerabiranga endagaano y'Omukama Katonda wammwe gye yakuba nammwe, temwekoleranga bifaananyi bya balubaale byole mu nfaanana y'ebyo byonna Omukama Katonda wo bye yakugaana; See the chapterLuganda DC Bible 200323 Mwekuume, mulemenga okwerabira endagaano Mukama Katonda wammwe gye yakola nammwe, ne mwekolera ekifaananyi eky'engeri yonna, Mukama Katonda wammwe kye yabagaana, See the chapter |