Online Bible

- Advertisements -




Et 4:20 - Luganda Bible 2003

20 Naye mmwe Mukama yabakwatako, n'abaggya mu kabiga ak'ekyuma, ye Misiri, abafuulire ddala abantu be nga bwe muli kaakano.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Naye Mukama yabatwala, n'abaggya mu bulumi n'okubonyaabonyezebwa okungi mu Misiri, mulyoke mubeere abantu be abe nvuma nga bwe muli leero.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Naye mmwe, Mukama yabaggya mu Misiri, mu mbiga esaanuusa ebyuma, mubeerenga bantu be ab’obusika bwe, nga bwe muli leero.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Naye Mukama yabatwala n'abaggya mu kikoomi eky'ekyuma, mu Misiri, okuba gy'ali abantu ab'envuma, nga leero.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Naye mmwe Omukama yabaggya mu kabiga k'essasa ly'e Misiri, obeere eggwanga lye, obusika bwe, nga bwe mumanyi bwe kiri kaakati.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Naye mmwe Mukama yabakwatako, n'abaggya mu kabiga ak'ekyuma, ye Misiri, abafuulire ddala abantu be nga bwe muli kaakano.

See the chapter Copy




Et 4:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements