Online Bible

- Advertisements -




Et 4:15 - Luganda Bible 2003

15 “Kale mwegendereze nnyo. Nga bwe mutaalaba Mukama bw'afaanana ku lunaku lwe yayogera nammwe ku Lusozi Horebu ng'asinziira mu muliro wakati,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 “Kale mwekuume nnyo; kubanga temwalaba kifaananyi kyonna ku lunaku Mukama lwe yayogera nammwe ku Kolebu ng'ayima wakati mu muliro;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 “Ku lunaku olwo Mukama Katonda bwe yayogera gye muli ng’asinziira wakati mu muliro ku lusozi Kolebu, temwalaba kikula kye kya ngeri yonna. Noolwekyo mwekuumenga nnyo,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Kale mwekuume nnyo; kubanga temwalaba kifaananyi kyonna kyonna ku lunaku Mukama lwe yayogera nammwe ku Kolebu ng'ayima wakati mu muliro:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 “Mwekuume nnyo. Temwalaba nfaanana ye ku lunaku Omukama lwe yayogera nammwe ku Korebu ng'ayima wakati mu muliro,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 “Kale mwegendereze nnyo. Nga bwe mutaalaba Mukama bw'afaanana ku lunaku lwe yayogera nammwe ku Lusozi Horebu ng'asinziira mu muliro wakati,

See the chapter Copy




Et 4:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements