Online Bible

- Advertisements -




Et 4:12 - Luganda Bible 2003

12 Mubategeezenga nga Mukama bwe yayogera nammwe ng'asinziira mu muliro, ne muwulira ddoboozi lyokka ng'ayogera, kyokka ne mutalaba nga bw'afaanana n'akatono.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Mukama n'ayogera nammwe ng'ayima wakati mu muliro; naye mwawulira ddoboozi lya bigambo lyokka, naye temwalaba kifaananyi kyonna.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Bw’atyo Mukama Katonda n’ayogera nammwe ng’asinziira wakati mu muliro. Mwawulira envuga y’ebigambo bye, naye ekikula kye temwakiraba; mwakoma ku ddoboozi lyokka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Mukama n'ayogera nammwe ng'ayima wakati mu muliro: mwawulira eddoboozi ly'ebigambo, naye ne mutalaba kifaananyi kyonna; ddoboozi lyokka.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Omukama yayogera nammwe ng'ayima mu muliro wakati; ebigambo mwabiwulira kyokka temwalaba nfaanana ye, mwawulira ddoboozi lyokka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Mubategeezenga nga Mukama bwe yayogera nammwe ng'asinziira mu muliro, ne muwulira ddoboozi lyokka ng'ayogera, kyokka ne mutalaba nga bw'afaanana n'akatono.

See the chapter Copy




Et 4:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements