Et 4:11 - Luganda Bible 200311 “Mutegeezanga abaana bammwe nga bwe mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu ggulu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 “Ne musembera ne muyimirira wansi w'olusozi; olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu bbanga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Mwasembera ne muyimirira wansi w’olusozi, ne mulaba nga lwaka omuliro ogwatuukira ddala waggulu ku ggulu, nga gwetooloddwa ebire n’ekizikiza ekikutte.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Ne musembera ne muyimirira wansi w'olusozi; olusozi ne lwaka n'omuliro okutuusa ku mutima gw'eggulu, n'ekizikiza, n'ekire, n'ekizikiza ekikutte. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 Mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi, olwabuubuukanga omuliro okutuuka ku ggulu, nga luliko ekire ekiddugavu n'enzikiza ekutte. See the chapterLuganda DC Bible 200311 “Mutegeezanga abaana bammwe nga bwe mwasembera ne muyimirira wansi w'olusozi olwali lubikkiddwa ebire ebikwafu, eby'omukka omuddugavu, ne lwaka omuliro, ne gutumbiira mu ggulu. See the chapter |