Et 3:6 - Luganda Bible 20036 Ne tusaanyaawo ebibuga byonna, ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi n'abaana abato, nga bwe twakola mu bibuga ebyali ebya Sihoni kabaka w'e Hesubooni. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Ne tubizikiririza ddala nga bwe twakola Sikoni kabaka w'e Kesuboni, nga mu buli kibuga tuzikiririza ddala abasajja, n'abakazi, n'abaana abato. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Twabizikiririza ddala byonna nga bwe twakola ebya Sikoni kabaka w’e Kesuboni, nga tuzikiriza buli kibuga n’abasajja bonna abaakirimu n’abakazi n’abaana abato bonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Ne tubizikiririza ddala nga bwe twakola Sikoni kabaka w'e Kesuboni, nga tuzikiririza ddala buli kibuga omuli abantu, wamu n'abakazi n'abaana abato. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Ne tubazikiririza ddala obutalekaawo nga bwe twali tukoze Sikoni kabaka w'e Kesuboni, ne tusaanyaawo abasajja, abakazi n'abaana abato abaali mu bibuga. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Ne tusaanyaawo ebibuga byonna, ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi n'abaana abato, nga bwe twakola mu bibuga ebyali ebya Sihoni kabaka w'e Hesubooni. See the chapter |