Et 3:26 - Luganda Bible 200326 “Naye Mukama n'ansunguwalira olw'okubeera mmwe, n'atampuliriza. N'aŋŋamba nti: ‘Ekyo kirekere awo. Toddayo kwogera nange ku kigambo ekyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI26 Naye Mukama n'ansunguwalira nze ku bwammwe n'atampulira. Mukama n'aŋŋamba nti, ‘Kikumale; toyogera nate nange ku kigambo ekyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya26 Naye Mukama n’ansunguwalira nnyo ku lwammwe, bye namusaba n’atabiwuliriza. Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, “Ebyo by’oyogedde bikumale; toddayo kwogera gye ndi nate ku nsonga eyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya26 Naye Mukama n'ansunguwalira nze ku bwammwe n'atampulira: Mukama n'aŋŋamba nti Kikumale: toyogera nate nange ku kigambo ekyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU26 Naye olw'okubeera mmwe Omukama n'ansunguwalira, teyampuliriza, yaŋŋamba bugambi nti: ‘Ekyo kimala. Toddayo n'oyogera nange ku kigambo ekyo. See the chapterLuganda DC Bible 200326 “Naye Mukama n'ansunguwalira olw'okubeera mmwe, n'atampuliriza. N'aŋŋamba nti: ‘Ekyo kirekere awo. Toddayo kwogera nange ku kigambo ekyo. See the chapter |