Et 3:21 - Luganda Bible 200321 “Ne ndagira Yoswa mu kiseera ekyo, nti: ‘Olabidde ddala n'amaaso go ebyo byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze ku bakabaka abo ababiri. Bw'atyo Mukama bw'ajja okukola ku buli bwakabaka bwe mugenda okulumba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 “Mu biro ebyo ne ndagira Yoswa ne mugamba nti, ‘Olabidde ddala n'amaaso go ebyo byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze ku bakabaka abo ababiri. Bw'atyo Mukama bw'ajja okukola ku buli bwakabaka bwe mugenda okulumba. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Mu kiseera ekyo ne ndagira Yoswa, ne mmugamba nti, “Ebyo byonna Mukama Katonda wammwe byakoze bakabaka abo ababiri obyerabiddeko n’amaaso go gennyini. Bw’atyo Mukama bw’alikola obwakabaka bwonna obuli eyo gye mugenda. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Ne ndagira Yoswa mu biro ebyo nga njogera nti Amaaso go galabye byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze bakabaka bano bombi: bw'atyo Mukama bw'alikola obwakabaka bwonna gye musomoka okugenda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU21 “Mu budde obwo ne Yoswa namulagira nti: ‘Amaaso go galabye Omukama Katonda wammwe by'akoze bakabaka bano ababiri; bw'alikola bw'atyo obwakabaka bwonna gy'oliraga ng'osomose. See the chapterLuganda DC Bible 200321 “Ne ndagira Yoswa mu kiseera ekyo, nti: ‘Olabidde ddala n'amaaso go ebyo byonna Mukama Katonda wammwe by'akoze ku bakabaka abo ababiri. Bw'atyo Mukama bw'ajja okukola ku buli bwakabaka bwe mugenda okulumba. See the chapter |