Et 3:18 - Luganda Bible 200318 “Ne mbalagira mu kiseera ekyo nti: ‘Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugyefuga. Kale abaserikale bammwe bonna, basomoke Yorudaani nga babagalidde ebyokulwanyisa, bakulemberemu baganda baabwe ab'Ebika bya Yisirayeli ebirala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 “Ne mbalagira mu biro ebyo nga njogera nti, ‘Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugituulamu; naye abasajja bonna abazira, nga bakutte eby'okulwanyisa, banaasomoka ne baganda baabwe abaana ba Isiraeri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Mu kiseera ekyo, mmwe ab’ekika kya Lewubeeni, n’ekya Gaadi, n’ekitundu ky’ekika kya Manase, nabalagira nga mbagamba nti, “Mukama Katonda wammwe abawadde ekitundu ky’ensi kino okubeera obutaka bwammwe. Naye basajja bammwe bonna ab’amaanyi abazira nga beesibye ebyokulwanyisa, be balisooka baganda bammwe abaana ba Isirayiri okusomoka Yoludaani. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Ne mbalagira mu biro ebyo nga njogera nti Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugirya: munaasomoka nga mukutte ebyokulwanyisa mu maaso ga baganda bammwe abaana ba Isiraeri, abasajja bonna abazira. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 “Mu budde obwo nabalagira ne mbagamba nti: ‘Omukama Katonda wammwe abawadde ensi eno, mugitwale. Naye mwenna abasajja abeesobola nga mubagalidde ebyokulwanyisa, mukulemberemu baganda bammwe Abayisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 200318 “Ne mbalagira mu kiseera ekyo nti: ‘Mukama Katonda wammwe abawadde ensi eno okugyefuga. Kale abaserikale bammwe bonna, basomoke Yorudaani nga babagalidde ebyokulwanyisa, bakulemberemu baganda baabwe ab'Ebika bya Yisirayeli ebirala. See the chapter |