Online Bible

- Advertisements -




Et 3:17 - Luganda Bible 2003

17 Ku ludda olw'ebugwanjuba, ekitundu kyabwe ne kituuka ku Mugga Yorudaani, okuva ku Nnyanja y'e Galilaaya mu bukiikakkono, okukkira ddala ku Nnyanja y'Omunnyo mu bukiikaddyo, n'okutuuka ku bigere by'Olusozi Pisuga ku ludda olw'ebuvanjuba.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 Ku ludda olw'ebugwanjuba, ekitundu kyabwe ne kituuka ku mugga Yoludaani, okuva ku nnyanja Kinneresi mu bukiikakkono, okutuuka ku Alaba, ye nnyanja ey'omunnyo, n'okutuukira ddala wansi w'olusozi Pisuga ku ludda olw'ebuvanjuba.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Omugga Yoludaani nga ye nsalo ey’ebugwanjuba mu Alaba, okuviira ddala ku Kinneresi okutuuka ku Nnyanja ya Alaba, ye Nnyanja ey’Omunnyo, wansi w’olugulungujjo lw’olusozi Pisuga ku luuyi olw’ebuvanjuba.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 era ne Alaba ne Yoludaani n'ensalo yaagwo; okuva ku Kinneresi okutuusa ku nnyanja ya Alaba, Ennyanja Ey'omunnyo, awali entunnumba za Pisuga ku luuyi olw'ebuvanjuba.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Ensalo zaabwe okudda ebuvanjuba nga gwe mugga Yorudani okuviira ddala ku Kinnereti n'okukkira ddala okutuuka ku nnyanja ya Araba, Ennyanja y'Omunnyo, ne wansi w'enkonko za Pisuga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Ku ludda olw'ebugwanjuba, ekitundu kyabwe ne kituuka ku Mugga Yorudaani, okuva ku Nnyanja y'e Galilaaya mu bukiikakkono, okukkira ddala ku Nnyanja y'Omunnyo mu bukiikaddyo, n'okutuuka ku bigere by'Olusozi Pisuga ku ludda olw'ebuvanjuba.

See the chapter Copy




Et 3:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements