Online Bible

- Advertisements -




Et 3:16 - Luganda Bible 2003

16 Abarewubeeni n'Abagaadi ne mbawa ekitundu okuva ku Gileyaadi okutuuka ku Kiwonvu Arunoni, ng'amakkati g'Ekiwonvu ye nsalo mu bukiikaddyo, ate Omugga Yabboki nga ye nsalo n'Abammoni mu bukiikakkono.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Ekika kya Lewubeeni n'ekika kya Gaadi ne mbiwa okuva ku Gireyaadi okutuusa ku kiwonvu kya Alunoni, ng'amakkati g'ekiwonvu ye nsalo mu bukiikaddyo, ate Omugga Yabboki nga ye nsalo n'Abamoni mu bukiikakkono.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Abalewubeeni n’Abagaadi ne mbagabira ekitundu ky’ensi ekiva ku Gireyaadi okuserengeta mu Kiwonvu kya Alunoni, nga mu makkati gaakyo ye nsalo, n’okutuukira ddala ku mugga Yaboki ogw’ensalo n’Abamoni.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 N'Abalewubeeni n'abagaadi ne mbawa okuva ku Gireyaadi okutuusa ku kiwonvu kya Alunoni, ekiwonvu ekya wakati, n'ensalo yaakyo; okutuusa ku mugga Yaboki, ye nsalo y'abaana ba Amoni;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 N'ab'ekika ekya Rubeni n'ekya Gaadi ne mbaawuliza ku nsi okuva e Gileyaadi okutuuka ku Kiwonvu Arunoni, n'okweyongerayo okutuuka ku Kiwonvu Yabboki ekikola ensalo n'Abammoni:

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Abarewubeeni n'Abagaadi ne mbawa ekitundu okuva ku Gileyaadi okutuuka ku Kiwonvu Arunoni, ng'amakkati g'Ekiwonvu ye nsalo mu bukiikaddyo, ate Omugga Yabboki nga ye nsalo n'Abammoni mu bukiikakkono.

See the chapter Copy




Et 3:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements