Et 3:13 - Luganda Bible 200313 Ekitundu kya Gileyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna obwali obwakabaka bwa Ogi, kwe kugamba ekitundu kyonna ekya Arugobu, ne mbiwa ekitundu ekimu ekyokubiri eky'Ekika kya Manasse.” (Basani yonna yali eyitibwa nsi ya Bareefa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Ekitundu ky'ekika kya Manase ne nkiwa ekitundu kya Gireyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna, obwali obwakabaka bwa Ogi, y'ensi yonna eya Alugobu, eyali eyitibwa ensi ya Balefa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Ekitundu kya Gireyaadi ekyasigalawo, n’obwakabaka bwa Ogi obwa Basani omugendera ne Alugabu, ne mbigabira ekitundu ky’ekika kya Manase. Ekitundu kya Alugabu kyonna mu Basani, wonna nga wayitibwa nsi ya Balefa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 n'ekitundu kya Gireyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna, obwakabaka bwa Ogi, nabiwa ekitundu ky'ekika kya Manase; ensi yonna eya Alugobu, ye Basani yonna. (Eyo eyitibwa nsi ya Balefa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 Ekitundu ekyasigalawo ekya Gileyaadi ne Basani yenna, obwakabaka bwa Ogi, nakiwa ekyokubiri ky'ekika kya Manasse. [Ensi yonna eya Arugobu ne Basani yenna byali bimanyiddwa nga nsi y'Abarefa.] See the chapterLuganda DC Bible 200313 Ekitundu kya Gileyaadi ekyasigalawo, ne Basani yonna obwali obwakabaka bwa Ogi, kwe kugamba ekitundu kyonna ekya Arugobu, ne mbiwa ekitundu ekimu ekyokubiri eky'Ekika kya Manasse.” (Basani yonna yali eyitibwa nsi ya Bareefa. See the chapter |