Et 3:11 - Luganda Bible 200311 “Ogi kabaka w'e Basani ye yekka eyali akyasigaddewo ku Bareefa. Ekitanda kye eky'ekyuma kyali kya mita nnya obuwanvu, ne mita kumpi bbiri obugazi, mu kipimo ekitongole abantu kye baapimisanga. Ekitanda ekyo kikyaliyo mu Rabba, ekibuga ky'Abammoni. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 “Ogi kabaka w'e Basani ye yekka eyali akyasigaddewo ku Balefa; n'essanduuko ey'amayinja mwe baamuziika obuwanvu bwayo bwali emikono mwenda n'obugazi emikono ena, ng'omukono gw'omuntu bwe guli.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Ogi kabaka wa Basani ye yali asigaddewo ku Balefa. Ekitanda kye kyakolebwa mu kyuma, nga kiriko mita nnya obuwanvu, n’obugazi bwa mita emu n’obutundu munaana. Kikyaliyo mu Raba eky’Abamoni. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 (Kubanga Ogi kabaka w'e Basani ye yasigalawo yekka ku abo abaasigalawo ku Balefa; laba, ekitanda kye kyali kya kyuma; tekiri mu Labba eky'abaana ba Amoni? obuwanvu bwakyo emikono mwenda, n'obugazi bwakyo emikono ena, ng'omukono gw'omuntu bwe guli.) See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 [Ogi kabaka w'e Basani yekka ye yali akyasigaddewo ku Barefa. Ekitanda kye eky'ekyuma kyalina emikono mwenda mu buwanvu ate ena mu bugazi. Kikyaliyo e Rabba mu Bammoni.] See the chapterLuganda DC Bible 200311 “Ogi kabaka w'e Basani ye yekka eyali akyasigaddewo ku Bareefa. Ekitanda kye eky'ekyuma kyali kya mita nnya obuwanvu, ne mita kumpi bbiri obugazi, mu kipimo ekitongole abantu kye baapimisanga. Ekitanda ekyo kikyaliyo mu Rabba, ekibuga ky'Abammoni. See the chapter |