Et 3:10 - Luganda Bible 200310 Twawamba ekitundu kyonna eky'obwakabaka bwa Ogi mu Basani: ebibuga byonna eby'omu lusenyi, n'ebitundu byonna ebya Gileyaadi n'ebya Basani, okutuukira ddala e Saleka ne Edereyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Twawamba ekitundu kyonna eky'obwakabaka bwa Ogi mu Basani; ebibuga byonna eby'omu lusenyi, n'ebitundu byonna ebya Gireyaadi n'ebya Basani, okutuukira ddala e Saleka ne Edereyi.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Twatwala ebibuga byonna ebyali mu kitundu ekya waggulu ekitereevu ne Gireyaadi yonna ne Basani yonna okutuuka ku Saleka ne Ederei, ng’ebyo byali bibuga eby’omu bwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 ebibuga byonna eby'omu lusenyi, ne Gireyaadi yonna, ne Basani yonna, okutuusa ku Saleka ne Ederei, ebibuga by'obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Twawamba ebibuga byonna ebyali mu museetwe, n'ensi yonna eya Gileyaadi ne Basani okutuukira ddala ku Saleka ne Edureyi, ebibuga by'obwakabaka bwa Ogi mu Basani. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Twawamba ekitundu kyonna eky'obwakabaka bwa Ogi mu Basani: ebibuga byonna eby'omu lusenyi, n'ebitundu byonna ebya Gileyaadi n'ebya Basani, okutuukira ddala e Saleka ne Edereyi. See the chapter |