Et 3:1 - Luganda Bible 20031 “Ebyo bwe byaggwa, ne tukyuka ne tukwata ekkubo erigenda e Basani. Ogi kabaka w'e Basani ne yeesowolayo n'abantu be bonna okutwolekera mu lutalo mu Edereyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Ne tulyoka tukyuka ne twambukira mu kkubo erigenda e Basani. Ogi kabaka w'e Basani n'asitula okutulumba, ye n'abantu be bonna, okutulwanyisiza mu Ederei. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Awo ne tukyuka ne twambukira mu kkubo eriraga e Basani. Ogi, Kabaka w’e Basani, n’afuluma n’eggye lye lyonna n’ajja okututabaala mu lutalo olwalwanirwa mu Ederei. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Ne tulyoka tukyuka ne twambukira mu kkubo erigenda e Basani: Ogi kabaka w'e Basani n'asitula okutulumba, ye n'abantu be bonna, okulwanira Ederei. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Ne tukyuka, ne twambuka nga tukutte ekkubo eriraga mu Basani; Ogi kabaka w'e Basani n'avaayo n'eggye lye lyonna okutusisinkana mu lutalo e Edureyi. See the chapterLuganda DC Bible 20031 “Ebyo bwe byaggwa, ne tukyuka ne tukwata ekkubo erigenda e Basani. Ogi kabaka w'e Basani ne yeesowolayo n'abantu be bonna okutwolekera mu lutalo mu Edereyi. See the chapter |