Online Bible

- Advertisements -




Et 21:9 - Luganda Bible 2003

9 Kale bwe munaakolanga ebyo Mukama by'alaba nti bituufu, munaggyibwangako omusango ogw'obutemu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Bwe munaakolanga bwe mutyo, nga Mukama bw'alagira, bwe muneggyangako omusango oguli mu mmwe.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Bw’otyo bw’onoggyangawo omusango wakati wammwe ogw’okuyiwa omusaayi ogutaliiko nsonga, kubanga onoobanga okoze ekituufu mu maaso ga Mukama Katonda.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Bw'otyo bw'onoggyangawo omusaayi ogutaliiko musango wakati wo, bw'onookolanga ekiri mu maaso ga Mukama ekirungi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Bw'otyo bw'oneggyangako okuyiwa omusaayi ogutaliiko musango, kasita olikola ekituufu mu maaso g'Omukama.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Kale bwe munaakolanga ebyo Mukama by'alaba nti bituufu, munaggyibwangako omusango ogw'obutemu.

See the chapter Copy




Et 21:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements