Et 21:7 - Luganda Bible 20037 nga bagamba nti: ‘Si ffe twatemula omuntu ono, era tetumanyi yamutemula. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 era banaayogeranga nti, ‘Si ffe twatemula omuntu ono, so n'eyamutemula tetwamulaba.’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 ne boogera nti, “Emikono gyaffe si gye gyayiwa omusaayi guno, ne bwe gwali guyiyibwa amaaso gaffe tegaagulaba, tetwaliwo nga guyiyibwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 era banaddangamu ne boogera nti Engalo zaffe si ze zaayiwa omusaayi guno, so n'amaaso gaffe tegaagulaba. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 ne boogerera waggulu nti: ‘Emikono gyaffe sigiyiwanga musaayi guno, n'amaaso gaffe sigaalaba kantu. See the chapterLuganda DC Bible 20037 nga bagamba nti: ‘Si ffe twatemula omuntu ono, era tetumanyi yamutemula. See the chapter |