Et 21:6 - Luganda Bible 20036 Olwo abakulembeze bonna ab'omu kibuga ekisinga okuba okumpi n'omulambo gw'omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo zaabwe ku nnyana emenyeddwa ensingo mu kiwonvu, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Awo abakadde bonna ab'omu kibuga ekisinga okuba okumpi n'omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo ku nte enduusi ekutuddwako ensingo mu kiwonvu; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Awo abakadde abakulembeze bonna ab’omu kibuga ekinaasinganga okuliraana omulambo ogwo, banaanaabiranga engalo zaabwe ku nte eri enduusi eyamenyebbwa ensingo mu kiwonvu, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 awo abakadde bonna ab'ekibuga ekyo, abasinga okuba okumpi omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo ku nte enduusi ekutuddwako ensingo mu kiwonvu: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Abakadde bonna ab'omu kibuga ekyo ekiri okumpi n'awali oli eyattibwa, banaabiranga engalo zaabwe ku nnyana gye bamenye ensigo mu kiwonvu, See the chapterLuganda DC Bible 20036 Olwo abakulembeze bonna ab'omu kibuga ekisinga okuba okumpi n'omulambo gw'omuntu eyattibwa, banaanaabiranga engalo zaabwe ku nnyana emenyeddwa ensingo mu kiwonvu, See the chapter |