Et 21:20 - Luganda Bible 200320 ne bategeeza abakulembeze abo nti: ‘Omwana waffe ono wa mputtu era mujeemu, takyakkiriza kugondera bye tumugamba. Wa mpisa mbi era mutamiivu.’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 ne bamuloopa eri abakadde ab'omukibuga nti, ‘Omwana waffe ono mukakanyavu era mujeemu, tawulira, wa mpisa mbi era mutamiivu.’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Banaategeezanga abakulu abakulembeze b’omu kibuga kye waabwe nti, “Mutabani waffe ono mukakanyavu era mujeemu. Tatuwulira. Wa mulugube nnyo era mutamiivu.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 ne bagamba abakadde ab'omu kibuga kyabwe nti Omwana waffe ono mukakanyavu mujeemu, takkiriza kugondera ddoboozi lyaffe; wa mpisa mbi, era mutamiivu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Bagambanga abakadde b'ekibuga nti: ‘Omwana waffe ono wa mputtu, mujeemu, tatuwulira, musaasaanya era mutamiivu.’ See the chapterLuganda DC Bible 200320 ne bategeeza abakulembeze abo nti: ‘Omwana waffe ono wa mputtu era mujeemu, takyakkiriza kugondera bye tumugamba. Wa mpisa mbi era mutamiivu.’ See the chapter |