Online Bible

- Advertisements -




Et 21:19 - Luganda Bible 2003

19 olwo bazadde be abo banaamutwalanga eri abakulembeze b'ekibuga ky'ewaabwe,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 kale kitaawe ne nnyina banaamukwatanga, ne bamutwala eri abakadde ab'omukibuga ku wankaaki;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 kitaawe ne nnyina banaamukwatanga ne bamuleeta eri abakulu abakulembeze ab’omu kibuga kye waabwe nga bali wabweru w’omulyango gw’ekibuga ekyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 kale kitaawe ne nnyina banaamukwatanga, ne bamufulumya eri abakadde ab'omu kibuga kyabwe, n'eri wankaaki w'ekifo kyabwe:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 kitaawe ne nnyina bamuddiranga ne bamutwala eri abakadde b'ekibuga kye, ne bamussa ku mulyango gw'ekibuga kye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 olwo bazadde be abo banaamutwalanga eri abakulembeze b'ekibuga ky'ewaabwe,

See the chapter Copy




Et 21:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements