Et 21:18 - Luganda Bible 200318 “Omuzadde bw'anaabanga alina mutabani we ow'emputtu era omujeemu, atagondera kitaawe oba nnyina, era nga ne bwe bamubonereza, takkiriza kubawulira, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 “Omuntu bw'abanga ne mutabani we omukakanyavu era omujeemu, nga tagondera kitaawe ne nnyina, era nga tawulira ne bwe bamubonereza; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Omuntu bw’anaabanga ne mutabani we omukakanyavu omujeemu atagondera biragiro bya kitaawe wadde ebya nnyina, atabafaako bwe bamubonerezaamu olw’obutawulira, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Omuntu bw'abanga ne mutabani we omukakanyavu omujeemu, atakkiriza kugondera ddoboozi lya kitaawe, newakubadde eddoboozi lya nnyina, era newakubadde nga bamubonereza, nga takkiriza kubawulira: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 “Omuntu bw'abanga n'omwana ow'emputtu, omujeemu, atawulira kitaawe oba nnyina kye bamugamba, bwe bamubonereza nga tabawuliriza, See the chapterLuganda DC Bible 200318 “Omuzadde bw'anaabanga alina mutabani we ow'emputtu era omujeemu, atagondera kitaawe oba nnyina, era nga ne bwe bamubonereza, takkiriza kubawulira, See the chapter |