Online Bible

- Advertisements -




Et 21:16 - Luganda Bible 2003

16 omusajja oyo bw'anaatuusanga okulaamira abaana be ebintu by'alina, taafuulenga mwana wa mukazi omuganzi okuba omuggulanda, mu kifo ky'omwana omulenzi omuggulanda omutuufu, eyazaalibwa omukazi atali muganzi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 omusajja oyo bw'anaatuusanga okulaamira abaana be ebintu by'alina, taafuulenga mwana wa mukazi omuganzi okuba omubereberye, mu kifo ky'omwana omulenzi omubereberye omutuufu, eyazaalibwa omukazi atali muganzi,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 bw’anaabanga agabira batabani be abo ebintu bye mu ddaame lye, takkirizibwenga kuyisa mwana wa muganzi ng’omubereberye, singa omwana w’omukyawe ye mubereberye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 awo olunaatuukanga, ku lunaku lw'alisisa abaana be ebyo by'alina, tafuulanga mwana wa muganzi okuba omubereberye, omwana w'omukyawe, ye mubereberye, ng'akyali mulamu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 bw'ayagalanga okubagabanyiza eby'obusika, omwana w'omuganzi tamuwanga eby'obuggulanda n'amukiza omuggulanda yennyini omwana w'omukyawe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 omusajja oyo bw'anaatuusanga okulaamira abaana be ebintu by'alina, taafuulenga mwana wa mukazi omuganzi okuba omuggulanda, mu kifo ky'omwana omulenzi omuggulanda omutuufu, eyazaalibwa omukazi atali muganzi.

See the chapter Copy




Et 21:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements