Online Bible

- Advertisements -




Et 21:15 - Luganda Bible 2003

15 “Omusajja bw'anaabanga n'abakazi babiri, ng'omu gw'asinga okwagala, ng'omulala si muganzi, nga bombi baamuzaalira abaana, kyokka ng'omwana omulenzi omuggulanda wa mukazi atali muganzi,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 “Omusajja bw'abanga n'abakazi babiri, omu nga muganzi okusinga omulala, bombi ne bamuzaalira abaana; kyokka ng'omwana omulenzi omubereberye wa mukazi atali muganzi,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Omusajja bw’anaabanga n’abakazi babiri, omu nga muganzi naye omulala nga mukyawe, bombi ne bamuzaalira abaana aboobulenzi, naye ng’omwana omubereberye ye w’omukyawe;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Omusajja bw'abanga n'abakazi babiri, omu nga muganzi, omulala nga mukyawe, era nga bombi baamuzaalira abaana, omuganzi n'omukyawe; era omwana ow'obulenzi omubereberye bw'abanga ow'omukyawe;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 “Omuntu bw'abeeranga n'abakazi ababiri omu nga muganzi omulala nga mukyawe, bombi bamala bamuzaalira abaana ab'obulenzi, ate ng'ow'omukyawe ye muggulanda,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 “Omusajja bw'anaabanga n'abakazi babiri, ng'omu gw'asinga okwagala, ng'omulala si muganzi, nga bombi baamuzaalira abaana, kyokka ng'omwana omulenzi omuggulanda wa mukazi atali muganzi,

See the chapter Copy




Et 21:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements