Et 21:14 - Luganda Bible 200314 Awo bw'onoolabanga nga takyakusanyusa, onoomulekanga n'agenda gy'ayagala, wabula toomutundengamu nsimbi. Toomuyisenga nga muzaana, kubanga wamutoowaza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Awo bw'ataganjenga mu maaso go, onoomulekanga n'agenda gy'ayagala; naye tomutundangamu bintu, so tomuyisanga nga omuzaana, kubanga wegattako naye.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Kyokka bw’anaabanga takusanyusizza, omuwanga eddembe n’agenda so tomutundanga nsimbi. Tomuyisanga nga muddu, kubanga ggwe wamumalamu ekitiibwa kye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Awo olunaatuukanga, bw'otoomusanyukirenga n'akatono, onoomulekanga okugenda gy'ayagala; naye tomutundangamu bintu n'akatono, tomukolanga ng'omuzaana, kubanga wamutoowaza. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Bw'abanga takyakusanyusa, omulekanga n'agenda gy'ayagala. Tomutundangamu ssente, era tomuyisanga ng'omuddu, kubanga wamutoowaza dda. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Awo bw'onoolabanga nga takyakusanyusa, onoomulekanga n'agenda gy'ayagala, wabula toomutundengamu nsimbi. Toomuyisenga nga muzaana, kubanga wamutoowaza. See the chapter |