Online Bible

- Advertisements -




Et 21:13 - Luganda Bible 2003

13 n'akyusa engoye ze yawambirwamu, n'abeera mu nnyumba yo. Anaamalanga omwezi mulamba ng'akaabira kitaawe ne nnyina, n'oluvannyuma n'olyoka weebaka naye, n'ofuuka bba, naye n'afuuka mukazi wo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 era anaayambulangamu ebyambalo eby'obunyage, n'abeera mu nnyumba yo okumala omwezi mulamba ng'akabira kitaawe ne nnyina; kale oluvannyuma onegattanga naye n'aba mukazi wo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 n’engoye ze mwe yawambirwa azeeyambulangamu. Bw’anaamalanga mu nju yo omwezi mulamba ng’akungubagira kitaawe ne nnyina, onoogendanga gy’ali n’obeera bba, naye anaabeeranga mukazi wo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 era anaayambulanga ebyambalo eby'obunyage bwe, n'abeera mu nnyumba yo, n'amala omwezi omulamba ng'akaabira kitaawe ne nnyina: kale oluvannyuma n'olyoka oyingira gy'ali, n'oba bba naye nga mukazi wo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 n'ayambulamu ebyambalo bye eby'obusibe, n'atuula mu nnyumba yo okumala omwezi mulamba ng'akaabira kitaawe ne nnyina. Oluvannyuma oyinza okugenda gy'ali n'omuwasa n'afuuka mukazi wo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 n'akyusa engoye ze yawambirwamu, n'abeera mu nnyumba yo. Anaamalanga omwezi mulamba ng'akaabira kitaawe ne nnyina, n'oluvannyuma n'olyoka weebaka naye, n'ofuuka bba, naye n'afuuka mukazi wo.

See the chapter Copy




Et 21:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements