Et 21:1 - Luganda Bible 20031 “Mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okugyefuga, omuntu bw'anattibwanga, n'asangibwa mu nnimiro oba ttale, ng'amusse tamanyiddwa, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okutuulamu, omuntu bw'anaasangibwanga mu nsiko ng'attiddwa naye amusse nga tategeerekese; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Bw’olimala okuyingira mu nsi Mukama Katonda gy’akuwa okugirya, omuntu n’asangibwa mu nsiko ng’attiddwa, kyokka ng’eyamusse tamanyiddwa, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Omuntu bw'anaasangibwanga ng'attiddwa mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa okugirya, ng'ali mu nsiko, so tekimanyibwa bw'ali amukubye: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Mu nsi Omukama Katonda wo gy'alikuwa ogitwale bwe musangibwangamu eyo ku ttale omuntu attiddwa, eyamutta nga tamanyiddwa, See the chapterLuganda DC Bible 20031 “Mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa okugyefuga, omuntu bw'anattibwanga, n'asangibwa mu nnimiro oba ttale, ng'amusse tamanyiddwa, See the chapter |