Online Bible

- Advertisements -




Et 20:9 - Luganda Bible 2003

9 Kale abakulu mu ggye bwe banaamalanga okwogera n'abaserikale, banassangawo abaduumizi mu ggye okukulembera abaserikale.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Kale abakulu mu ggye bwe banaamalanga okwogera n'abalwanyi, banassangawo abaduumizi mu ggye okukulembera abalwanyi.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Abaami bwe banaamalanga okwogera eri eggye, banaalondanga abakulu mu balwanyi abanaakulemberanga eggye eryo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Awo olunaatuukanga abaami bwe banaamalanga okwogera n'abantu, banassangawo abakulu b'eggye okukulembera abantu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 “Abakulu b'ebibinja bwe bamalanga okwogera eri eggye, ne bassa abagabe ku bantu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Kale abakulu mu ggye bwe banaamalanga okwogera n'abaserikale, banassangawo abaduumizi mu ggye okukulembera abaserikale.

See the chapter Copy




Et 20:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements