Online Bible

- Advertisements -




Et 20:8 - Luganda Bible 2003

8 “Abakulu mu ggye era baneeyongeranga okugamba abaserikale nti: ‘Wano waliwo atidde era aweddemu omutima? Oyo addeyo eka, sikulwa nga ne banne baggwaamu omutima nga ye.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Abakulu baneeyongeranga okugamba abantu ne boogera nti, Muntu ki wano atidde era aweddemu omutima? Oyo addeyo eka, sikulwa nga ne banne baggwamu omutima nga ye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Abaami banaayongeranga okwogera eri eggye nga bagamba nti, “Waliwo mu mmwe omutiitiizi, oba aweddemu amaanyi mu mutima? Kimusaanidde addeyo mu maka ge, si kulwa ng’aleetera banne omutima omutiitiizi.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Era abaami baneeyongeranga okugamba abantu ne boogera nti Muntu ki ali wano atya era alina omutima oguddirira? agende addeyo eka, emitima gya baganda be gireme okusaanuuka ng'omutima gwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 “Ebyo bwe biggwanga okwogera, abakulu b'ebibinja bagattangako nti: ‘Waliwo yenna atidde oba ow'omutima ogumutekemuse? Addeyo ewaabwe, sikulwa ng'aleetera baganda be okutekemuka mu mutima.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 “Abakulu mu ggye era baneeyongeranga okugamba abaserikale nti: ‘Wano waliwo atidde era aweddemu omutima? Oyo addeyo eka, sikulwa nga ne banne baggwaamu omutima nga ye.’

See the chapter Copy




Et 20:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements