Et 20:7 - Luganda Bible 20037 Wano era waliwo ayogereza omukazi kyokka nga tannamuwasa? Era n'oyo addeyo eka, sikulwa ng'afiira mu lutalo, omukazi n'awasibwa omusajja omulala.’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Era muntu ki ali wano eyayogereza omukazi, so nga tannamuwasa? Addeyo eka amuwase, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'amuwasa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Waliwo mu mmwe eyali ayogereza omukazi, naye nga tannamuwasa? Kimugwanidde addeyo mu maka ge, si kulwa ng’afiira mu lutalo, omuntu omulala n’awasa omukazi oyo.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Era muntu ki ali wano eyayogereza omukazi, so nga tannamuwasa? agende addeyo eka, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'amuwasa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 “ ‘Waliwo n'omu eyayogereza omukazi n'atamuwasa? Addeyo ewaabwe, sikulwa ng'afiira mu lutalo, ate omuntu omulala n'amuwasa.’ See the chapterLuganda DC Bible 20037 Wano era waliwo ayogereza omukazi kyokka nga tannamuwasa? Era n'oyo addeyo eka, sikulwa ng'afiira mu lutalo, omukazi n'awasibwa omusajja omulala.’ See the chapter |