Et 20:6 - Luganda Bible 20036 Era ani ali wano, eyasimba ennimiro ey'emizabbibu, atannalya ku bibala byayo? N'oyo addeyo eka, sikulwa ng'afiira mu lutalo ne biriibwa omulala. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Era muntu ki ali wano eyasimba olusuku lw'emizabbibu, so nga tannalya ku bibala byalwo? Addeyo eka alye ku bibala, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'abirya. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Waliwo mu mmwe eyalima ennimiro y’emizabbibu naye nga tannatandika kulya ku bibala byamu? Kimusaanidde addeyo mu maka ge, si kulwa ng’afiira mu lutalo, omuntu omulala n’alya ebibala byamu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Era muntu ki ali wano eyasimba olusuku lw'emizabbibu, so nga tannalya ku bibala byalwo? agende addeyo eka, aleme okufiira mu lutalo, omulala n'alya ebibala byalwo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 “ ‘Waliwo n'omu eyasimba emizabbibu atannaba kugiryako? Addeyo ewaabwe, sikulwa ng'afiira mu lutalo, ate omuntu omulala n'agyeriira. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Era ani ali wano, eyasimba ennimiro ey'emizabbibu, atannalya ku bibala byayo? N'oyo addeyo eka, sikulwa ng'afiira mu lutalo ne biriibwa omulala. See the chapter |