Online Bible

- Advertisements -




Et 20:4 - Luganda Bible 2003

4 kubanga Mukama Katonda wammwe ye anaagenda nammwe okulwanyisa abalabe bammwe ku lwammwe, n'okubatuusa mmwe ku buwanguzi.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 kubanga Mukama Katonda wammwe ye agenda nammwe, okubalwanirira n'okubalokola eri abalabe bammwe.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Kubanga Mukama Katonda wammwe y’anaagendanga nammwe okubalwanirira ng’alwanyisanga abalabe bammwe, n’okubawanga mmwe obuwanguzi.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 kubanga Mukama Katonda wammwe ye wuuyo agenda nammwe, okubalwanirira eri abalabe bammwe okubalokola.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 kubanga Omukama Katonda wammwe y'agenda nammwe, ye mu kifo kyammwe y'ajja okulwana n'abalabe bammwe abawanguze.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 kubanga Mukama Katonda wammwe ye anaagenda nammwe okulwanyisa abalabe bammwe ku lwammwe, n'okubatuusa mmwe ku buwanguzi.’

See the chapter Copy




Et 20:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements