Online Bible

- Advertisements -




Et 20:18 - Luganda Bible 2003

18 Mubattanga baleme kubaleetera kukola bibi ne munyiiza Mukama Katonda wammwe, nga babayigiriza okukola eby'emizizo byabwe byonna, bye baakoleranga balubaale baabwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 balemenga okubayigiriza okukola emizizo gyabwe gyonna gye baakoleranga bakatonda baabwe; bwe mutyo muleme okunyiiza Mukama Katonda wammwe.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 balemenga kubayigiriza bikolobero bye bakola nga basinza bakatonda baabwe, bwe mutyo nammwe ne mwonoonanga eri Mukama Katonda wammwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 balemenga okubayigiriza okukola ng'eby'emizizo byabwe byonna bwe biri, bye baakoleranga bakatonda baabwe; bwe mutyo mwandisobezza Mukama Katonda wammwe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Kubanga bagenda kubayigiriza okukola ebyenyinyalwa byonna bo bye bakola nga basinza balubaale baabwe, ne mukola mutyo ekibi eri Omukama Katonda wammwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Mubattanga baleme kubaleetera kukola bibi ne munyiiza Mukama Katonda wammwe, nga babayigiriza okukola eby'emizizo byabwe byonna, bye baakoleranga balubaale baabwe.

See the chapter Copy




Et 20:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements