Et 20:17 - Luganda Bible 200317 Munaasaanyizangawo ddala abantu bonna: Abahiiti n'Abaamori, Abakanaani n'Abaperizi, Abahiivi n'Abayebusi, nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira mmwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Naye munaazikiririzanga ddala; Abakiiti, Abamoli, Abakanani, Abaperizi, Abakiivi, ne Abayebusi; nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Abakiiti, n’Abamoli, n’Abakanani, n’Abaperezi, n’Abakiivi, n’Abayebusi, onoobamalirangawo ddala, nga Mukama Katonda wo bw’akulagidde, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 naye onoobazikiririzanga ddala; Omukiiti, n'Omwamoli, Omukanani, n'Omuperizi, Omukiivi, n'Omuyebusi; nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 Bano mubawonganga okuzikirizibwa ne mbazikiririza ddala: Abakitti, Abaamori, Abakanaani, Abaperizzi, Abakivi, n'Abayebusi, ng'Omukama Katonda wo bwe yakulagira. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Munaasaanyizangawo ddala abantu bonna: Abahiiti n'Abaamori, Abakanaani n'Abaperizi, Abahiivi n'Abayebusi, nga Mukama Katonda wammwe bwe yabalagira mmwe. See the chapter |