Et 20:15 - Luganda Bible 200315 Bwe mutyo bwe munaakolanga ne ku bibuga byonna ebibali ewala ennyo, ebitali bya mu nsi gye mugenda okubeeramu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Bwe mutyo bwe munaakolanga ebibuga byonna ebibali ewala ennyo, ebitali bya mu nsi gye mugenda okutuulamu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Bw’otyo bw’onookolanga ebibuga byonna ebinaakubeeranga ewala ennyo, ebitaabenga bibuga bya mawanga gano. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Bw'otyo bw'onookolanga ebibuga byonna ebikuli ewala ennyo, ebitali bya ku bibuga bya mawanga gano. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 “Bw'otyo bw'okolanga ebibuga ebikuli ewala ennyo, ebitali bibuga bya mawanga gano ag'okumpi. See the chapterLuganda DC Bible 200315 Bwe mutyo bwe munaakolanga ne ku bibuga byonna ebibali ewala ennyo, ebitali bya mu nsi gye mugenda okubeeramu. See the chapter |