Online Bible

- Advertisements -




Et 20:12 - Luganda Bible 2003

12 Naye bwe banaagaananga okwewaayo gye muli ne basalawo okubalwanyisa, munaazingizanga ekibuga ekyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Naye bwe batakkirizenga kwewaayo mu mirembe ne basalawo okulwana, ekibuga ekyo munaakirwanyisanga.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Naye ekibuga ekyo bwe kinaagaananga okukkiriza emirembe, ne kisalawo okukulwanyisa, onookyebungululanga n’okizingiza.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Era bwe kitakkirizanga kulagaana mirembe naawe, naye nga kyagala okulwana naawe, n'olyoka okizingizanga:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Bwe bagaananga emirembe, ne bakuggulako olutalo, ekibuga okizingizanga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Naye bwe banaagaananga okwewaayo gye muli ne basalawo okubalwanyisa, munaazingizanga ekibuga ekyo.

See the chapter Copy




Et 20:12

Follow us:

Advertisements


Advertisements