Online Bible

- Advertisements -




Et 20:11 - Luganda Bible 2003

11 Bwe banaabaddangamu nti bakkirizza okwewaayo, ne babaggulirawo, abantu bonna abakirimu banaateekwanga okubakoleranga emirimu n'okubaweerezanga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Awo abali mu kibuga ekyo bwe banaajeemulukukanga, ne beewaayo gye muli, ne babaggulirawo, banaabanga baddu bammwe era banaabaweerezanga.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Bwe banakkirizanga emirembe, ne bakuggulirawo emiryango gy’ekibuga kyabwe, kale abantu baamu bonna banaafuukanga baweereza bo, okukukoleranga byonna nga bw’onooyagalanga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Awo olunaatuukanga, bwe kinaddangamu eby'emirembe, ne kikuggulirawo, abantu bonna abalabika omwo banaafuukanga ab'omusolo, era banaakuweerezanga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Bwe bakkirizanga emirembe ne bakuggulirawo enzigi, abantu bonna abakirimu ba kussibwanga ku kasanvu bakuweerezenga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Bwe banaabaddangamu nti bakkirizza okwewaayo, ne babaggulirawo, abantu bonna abakirimu banaateekwanga okubakoleranga emirimu n'okubaweerezanga.

See the chapter Copy




Et 20:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements