Et 20:10 - Luganda Bible 200310 “Bwe munaasembereranga ekibuga okukirwanyisa, munaasookanga ne muwa abakirimu omukisa okwewaayo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 “Bwe munaasembereranga ekibuga okukirwanyisa, munaasokanga ne muwa abakirimu omukisa okujeemulukuka. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Bw’onoosembereranga ekibuga ng’ogenda okukirwanyisa, osookanga kulangirira mirembe eri abantu baamu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Bw'onoosembereranga ekibuga okulwana nakyo, n'olyoka okirangiriranga emirembe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 “Bw'ogendanga okulumba ekibuga, osookanga n'oweereza obubaka obw'emirembe. See the chapterLuganda DC Bible 200310 “Bwe munaasembereranga ekibuga okukirwanyisa, munaasookanga ne muwa abakirimu omukisa okwewaayo. See the chapter |