Et 20:1 - Luganda Bible 20031 “Bwe mugendanga okulwanyisa abalabe bammwe, ne mulaba embalaasi n'amagaali n'eggye erisinga eryammwe obunene, temubatyanga, kubanga Mukama Katonda wammwe eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ali wamu nammwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Bwemunatabaalanga okulwana n'abalabe bammwe, ne mulaba embalaasi n'amagaali n'eggye erisinga eryammwe obunene temubatyanga; kubanga Mukama Katonda wammwe eyabaggya mu nsi ey'e Misiri ali wamu nammwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Bw’onoobanga ogenze okutabaala abalabe bo, n’olaba embalaasi n’amagaali n’eggye eddene okukira eriryo, tobatyanga; kubanga Mukama Katonda wo, eyakuggya mu nsi y’e Misiri, anaabanga naawe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Bw'otabaalanga okulwana n'abalabe bo, n'olaba embalaasi n'amagaali n'abantu abakusinga obungi, tobatyanga: kubanga Mukama Katonda wo ali wamu naawe, eyakuggya mu nsi y'e Misiri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Bw'ogendanga ku lutalo okulwanyisa abalabe bo, n'olaba abeebagazi, ebigaali n'obunene bw'eggye ly'abalabe nga bingi okusinga ggwe by'olina, tobatyanga, kubanga Omukama Katonda wo eyakuggya mu nsi y'e Misiri aliba naawe. See the chapterLuganda DC Bible 20031 “Bwe mugendanga okulwanyisa abalabe bammwe, ne mulaba embalaasi n'amagaali n'eggye erisinga eryammwe obunene, temubatyanga, kubanga Mukama Katonda wammwe eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ali wamu nammwe. See the chapter |