Et 2:8 - Luganda Bible 20038 “Awo ne twebalama baganda baffe, bazzukulu ba Esawu, ababeera ku Seyiri. Ne tukwata ekkubo erigenda mu ddungu, okuva mu Elati ne Eziyoni Geberi. Ne tukyuka, ne tuyita mu kkubo ery'omu ddungu ly'e Mowaabu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 “Awo ne tutambula nga twebalama baganda baffe, abaana ba Esawu abatuula ku lusozi Seyiri, nga twebalama ekkubo lya Alaba okuva mu Erasi ne Eziyonigeba. Ne tukyuka ne tuyita mu kkubo ly'omu ddungu ly'e Mowaabu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Bwe tutyo ne tweyongerayo mu lugendo lwaffe nga tuyita ku baganda baffe abazzukulu ba Esawu ababeera mu Seyiri. Ne tuleka ekkubo ly’Alaba eririnnyalinnya okuva Erasi ne Eziyonigeba, ne tukwata ekkubo eriyita mu ddungu lya Mowaabu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Awo ne tuyita ku mabbali baganda baffe abaana ba Esawu abatuula ku Seyiri, mu kkubo lya Alaba okuva mu Erasi ne Ezyonigeba. Ne tukyuka ne tuyita mu kkubo ly'omu ddungu lya Mowaabu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 “Ne tuyita mu baganda baffe, bazzukulu ba Ezawu, abali mu Seyiri, ne tuleka ekkubo lya Araba eriva engulu e Elati ne Eziyoni-Geberi, ne tukwata ekkubo ery'eddungu eriraga e Mowabu. See the chapterLuganda DC Bible 20038 “Awo ne twebalama baganda baffe, bazzukulu ba Esawu, ababeera ku Seyiri. Ne tukwata ekkubo erigenda mu ddungu, okuva mu Elati ne Eziyoni Geberi. Ne tukyuka, ne tuyita mu kkubo ery'omu ddungu ly'e Mowaabu. See the chapter |