Online Bible

- Advertisements -




Et 2:7 - Luganda Bible 2003

7 “Mukama Katonda wammwe, abawadde mmwe omukisa mu byonna bye mukola. Abalabiridde nga mutambula mu ddungu lino eddene. Emyaka gino amakumi ana, Mukama Katonda wammwe abadde nammwe, ne mutabaako kye mujula.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 “Mu myaka gino ana (40) Mukama Katonda wo abadde wamu naawe, akuwadde omukisa mu mirimu gyo gyonna ne mu kutambula kwo kwonna mu ddungu lino eddene, so tewabangawo kye weetaaga.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Mukama Katonda wo akuwadde omukisa mu mirimu gyonna gy’okola n’emikono gyo. Amanyi nti otambulira mu ddungu lino eddene ennyo bwe lityo. Era Mukama Katonda wammwe abadde akulabirira emyaka gino gyonna amakumi ana, ng’abeera naawe, era nga buli kye weetaaga akikuwa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Kubanga Mukama Katonda wo akuwadde omukisa mu mulimu gwonna ogw'omukono gwo: yamanya okutambula kwo mu ddungu lino eddene: emyaka gino amakumi ana Mukama Katonda wo ng'abeera wamu naawe; tewabangawo kye wabulwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Omukama Katonda wo yakuwa omukisa mu byonna emikono gyo bye gikola; akulabiridde mu lugendo lwo ng'okutula eddungu lino eddene. Emyaka amakumi ana, Omukama Katonda wo ng'ali naawe era tewabulwa kantu.” ’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 “Mukama Katonda wammwe, abawadde mmwe omukisa mu byonna bye mukola. Abalabiridde nga mutambula mu ddungu lino eddene. Emyaka gino amakumi ana, Mukama Katonda wammwe abadde nammwe, ne mutabaako kye mujula.

See the chapter Copy




Et 2:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements