Online Bible

- Advertisements -




Et 2:5 - Luganda Bible 2003

5 Temulwana nabo, kubanga mmwe sijja kubawa kitundu na kimu eky'ensi yaabwe, wadde akatundu akatono akalinnyibwamu ekigere, kubanga olusozi Seyiri naluwa Esawu okuba obutaka bwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Temuyomba nabo; kubanga sijja kubawa kafo konna ku nsi yaabwe; kubanga nnamala dda okuwa Esawu olusozi Seyiri okuba obutaka bwe.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Temubasosonkerezaako lutalo, kubanga mmwe sijja kubawa ku ttaka lyabwe, wadde akatundu akatono awagya ekigere ky’omuntu. Kubanga ensi ey’ensozi eya Seyiri nagiwa dda Esawu okuba obutaka bwe obwenkalakkalira.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 temuyomba nabo; kubanga sijja kubawa ku nsi yaabwe newakubadde awalinnyibwa n'ekigere: kubanga nawa Esawu olusozi Seyiri okuba obutaka.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Mwekkaanye, temubalumbagananga; mu nsi yaabwe sijja kubawaamu wadde ekigere ekimu kiti, kubanga olusozi Seyiri naluwa Ezawu lubeere lulwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Temulwana nabo, kubanga mmwe sijja kubawa kitundu na kimu eky'ensi yaabwe, wadde akatundu akatono akalinnyibwamu ekigere, kubanga olusozi Seyiri naluwa Esawu okuba obutaka bwe.

See the chapter Copy




Et 2:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements