Online Bible

- Advertisements -




Et 2:4 - Luganda Bible 2003

4 Era n'aŋŋamba nti: ‘Lagira abantu obagambe nti: Mugenda kuyita mu nsi ya baganda bammwe, bazzukulu ba Esawu, ababeera mu Seyiri. Bajja kubatya. Naye mwegendereze nnyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Naawe lagira abantu ng'oyogera nti, ‘Mugenda kuyita mu nsalo ya baganda bammwe abaana ba Esawu abatuula ku Seyiri, era bo balibatya; naye mwegendereze nnyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Abantu bawe ebiragiro bino nti, ‘Muli kumpi okutuuka mu nsi ya baganda bammwe, abazzukulu ba Esawu ababeera mu Seyiri, bajja kubatya, kyokka mubeegendereza nnyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Naawe lagira abantu ng'oyogera nti Mugenda kuyita mu nsalo ya baganda bammwe abaana ba Esawu abatuula ku Seyiri, era bo balibatya: kale mwekuume nnyo mwekka:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Abantu balagire obagambe nti: “Mujja kuyita mu nsi ya baganda bammwe, bazzukulu ba Ezawu, abali mu Seyiri, bagenda kubatya naye mubeere beegendereza nnyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Era n'aŋŋamba nti: ‘Lagira abantu obagambe nti: Mugenda kuyita mu nsi ya baganda bammwe, bazzukulu ba Esawu, ababeera mu Seyiri. Bajja kubatya. Naye mwegendereze nnyo.

See the chapter Copy




Et 2:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements