Online Bible

- Advertisements -




Et 2:37 - Luganda Bible 2003

37 Naye tetwasemberera nsi y'Abammoni, n'olubalama lw'Omugga Yabboki, n'ebibuga eby'omu nsi ey'ensozi, wadde ebifo ebirala byonna Mukama Katonda waffe gye yatugaana okugenda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

37 Naye tetwasemberera nsi y'abaana ba Amoni, n'olubalama lw'Omugga Yabboki, n'ebibuga eby'omu nsi ey'ensozi, wadde ebifo ebirala byonna, Mukama Katonda waffe gye yatuziyiza okugenda.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

37 Naye ebifo, Mukama Katonda waffe bye yatulagira obutabisemberera, y’ensi y’abazzukulu ba Amoni, ne ku mbalama zonna ez’omugga Yaboki, n’ebibuga eby’omu nsi ey’ensozi; ebyo byo yatugaana okubikwatirako ddala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

37 kyokka tewasemberera nsi y'abaana ba Amoni: oluuyi lwonna olw'omugga Yaboki, n'ebibuga eby'omu nsi ey'ensozi, ne yonna Mukama Katonda waffe gye yatugaana.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

37 Kyokka okusinziira ku ebyo byonna Omukama Katonda waffe bye yali atulagidde, temwalumba ku nsi y'Abammoni, n'eyo eri ku Kiwonvu Yabboki, n'eyeetoolodde ebibuga eby'omu nsozi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

37 Naye tetwasemberera nsi y'Abammoni, n'olubalama lw'Omugga Yabboki, n'ebibuga eby'omu nsi ey'ensozi, wadde ebifo ebirala byonna Mukama Katonda waffe gye yatugaana okugenda.

See the chapter Copy




Et 2:37

Follow us:

Advertisements


Advertisements