Online Bible

- Advertisements -




Et 2:34 - Luganda Bible 2003

34 Ne tunyaga ebyali ebibuga bye byonna mu budde obwo. Ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi, n'abaana abato, awatali kulekawo n'omu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

34 Ne tunyaga ebibuga bye byonna, ne tuzikiririza ddala buli kibuga omuli abantu, wamu n'abakazi n'abaana abato; obutalekaawo n'omu;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

34 Mu kaseera ako twawamba ebibuga bye byonna ne tubizikiriza n’abantu bonna, abasajja, n’abakazi, n’abaana abato, tetwalekerawo ddala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

34 Ne tunyaga ebibuga bye byonna mu biro ebyo, ne tuzikiririza ddala buli kibuga omuli abantu, wamu n'abakazi n'abaana abato; tetwasigazaawo n'omu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

34 Mu budde obwo ebibuga bye byonna ne tubiwamba, ne tubizikiririza ddala byonna na buli muntu, abasajja, abakazi n'abato; tetwalekamu n'omu yawonawo,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

34 Ne tunyaga ebyali ebibuga bye byonna mu budde obwo. Ne tuzikiriza abantu bonna abasajja n'abakazi, n'abaana abato, awatali kulekawo n'omu.

See the chapter Copy




Et 2:34

Follow us:

Advertisements


Advertisements